Munna NUP Swabrah Kiganda ayimbuddwa ku kakalu ka poliisi. Yagguddwako gwa butujju! Banna NUP baategeeza nti munnamawulire waabwe ono yali awambiddwa nti era ng’abuziddwawo, wabula eggulo poliisi yamuyimbudde.
By – ClintonMirrors @ClintonMirrors #ClintonMirrors